Paroles de la chanson Bigambo par Vinka
Hmmm...(Vinka)
Hmmm...(Swangz Avenue)
Baby yeggwe gwe njagala bambi
Saagala ebigambo bikuyinule eyo
Dear yegwe gwe nasiima nze
Saagala ebigambo bikuwugule eyo
Boogera bo boogera ne bw'oba ani
Bageya bo bageya ne bw'oba ani
Ate nga yeggwe gwe nasiima nze
Saagala ebigambo bikuwugule eyo
Ah bikuwugule eyo
Ah bikuwugule eyo
Njagala bakimanye
Nti omukwano gwange nagusaza mu kabu
Nkwagala, dear nkwagala
Era wansuula n'eddalu, eh
Beebo abakwogerako mbu osera (osera)
Beebo b'obeerangamu ng'oseka (ng'oseka)
Tubalaga tulinganga abaakatandika,
Aah aah, hmmm hmmm
Tonsuubira ate okukuba omugongo(no)
Ne bw'oliba ng'ozizza omusango(no)
Tonsuubira ate okukuba omugongo(no)
Ne bw'oliba ng'ozizza omusango
Baby yeggwe gwe njagala bambi
Saagala ebigambo bikuyinule eyo
Dear yegwe gwe nasiima nze
Saagala ebigambo bikuwugule eyo
Boogera bo boogera ne bw'oba ani
Bageya bo bageya ne bw'oba ani
Ate nga yeggwe gwe nasiima nze
Saagala ebigambo bikuwugule eyo
Nze eby'omukwano nabimala
Kasita nafuna gwe ne mmala
Baba bamala biseera okwogera
Kuliba kufa kwekulitwawula dear
Nze eby'omukwano nabimala
Kasita nafuna gwe ne mmala
Baba bamala biseera okwogera
Kuliba kufa kwekulitwawula dear
Onnemerako yadde sirina (sirina)
Tugabane ekyo nze kye nina (kye nina)
Tolimpa ka time ne nkoonoona
Tolimpa nze time ne ŋaana
Baby yeggwe gwe njagala bambi
Saagala ebigambo bikuyinule eyo
Dear yegwe gwe nasiima nze
Saagala ebigambo bikuwugule eyo
Boogera bo boogera ne bw'oba ani
Bageya bo bageya ne bw'oba ani
Ate nga yegwe gwe nasiima nze
Saagala ebigambo bikuwugule eyo
Ah bikuwugule eyo
Ah bikuwugule eyo
Boogera bo boogera ne bw'oba ani
Bageya bo bageya ne bw'oba ani
Ate nga yeggwe gwe nasiima nze
Saagala ebigambo bikuwugule eyo
Ah bikuwugule eyo
Ah bikuwugule eyo